🗳️ Omuduumizi w’Eggye ly’Eggwanga erya UPDF era mutabani w’omukulembeze w’Eggwanga, Gen Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X ku bigambo ebiri mu katambi ebyayogeddwa Minisita Milly Babalanda; “Njagala okwetonda okuva eri Minisita Babalanda olwokusaasanya ebigambo ebyobulimba. Bwatakikola ajja kufiirwa omulimu gwe!”
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

