Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 217 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omuduumizi wEggye lyEggwanga era Mutabani wOmukulembeze wEggwanga Gen.

May 15, 2026 · Radio Simba

🗳️ Omuduumizi w’Eggye ly’Eggwanga era Mutabani w’Omukulembeze w’Eggwanga Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X;”Abadde Minisita asinga mu Gavumenti yaffe mu myaka 5 egiyise. Njagala mbeere omuntu asoose okumuwandako eddusu ku bwa Sipiika bwa Palamenti (2026-2031). Katonda akubeere Hon.Oboth-Oboth!” Ayongeddeko nti abo bonna abanawakanya okusalawo kwabwe bandisibwa nti ate ye muto we Thomas Tayebwa musajja mulungi talina buzibu.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News