Breaking
News: Ndyamaggwa kye ki?Musumugumba yani? Abeddira Endiisa akabbiro kaabwe Nnaabalya, kye ki? Engule 2026 News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta luno ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Omuwandiisi omukulu mu Minisitule yebyobulamu Dr. Diana Atwine avuddeyo nafulumya ekiwandiiko nategeeza nti Dr. Robert Candia tanayimirizibwa ku
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 388 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omubiri gw’Omubaka ogwala gukomezeddwawo

January 21, 2024 · Mubiru Ali

Omubiri gw’Omubaka Cecilia Ogwal gukomezeddwawo olwaleero okuva mu Ggwanga lya Buyindi gyeyafiira ku lunaku olwokusatu.

Sipiika wa Palamenti Anitah Among abaddewo ku kisaawe Entebe n’abakungu abalala ssaako ab’oluganda lw’omugenzi.

Speaker Among awerekeddwako Nnampala wa Gavumenti Hamson Obua, Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero, Minisita w’ebyemizannyo Peter Ogwang, Parliamentary Commissioners Solomon Silwany ne Esther Afoyocan.

Omubiri gwa Hon. Ogwal gutwaliddwa e okukolebwako post mortem.