Omubiri gwabadde Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti ye Kalangala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
🗳️ Omubiri gwabadde Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Kalangala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. Hellen Nakimuli gutuusiddwa ku Palamenti nga wagenda kubeerawo olutuula lwa Palamenti olwenjawulo okumusiima olwemirimu gyakoledde Eggwanga. Abababa abenjawulo balabiddwako nga booza ku munnye.
Bya Barbara Nabukenya
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

