Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 141 listening Simba FM Live

Omubiri gwa General Aronda abakugu bagwekebejja e Mulago.

September 16, 2015 · Mubiru Ali

Oluvannyuma lwomulambo gwomugenzi General Aronda Nyakairima okukomezebwawo mu ggwanga emisana gya leero okuva e Dubai, omulambo gwe gutwaliddwa mu ddwaliro e Mulago okwekebejjebwa abakugu okusobola okumanya ekyamusse.

Oluvannyuma omulambo guggya kutwalibwa mu Palamenti, gusabirwe e Kololo ate gutwalibwe e Rukungiri gyegunaazikibwa ku sande.