Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
Omubiri gwa Fr. Lokodo gukomezeddwawo olwaleero
February 6, 2022 · Mubiru Ali
Omubiri gweyaliko Minisita Rev. Fr. Simon Lokodo, Commissioner wa Uganda Human Rights Commission – UHRC gukomezeddwawo mu Ggwanga enkya yaleero ku nnyonyi ya Turkish Airlines okuva mu Ggwanga lya Switzerland gyeyafiira.