Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 167 listening Simba FM Live

Omubeezi wa Minisita ow’ebyobuvubi akutte kontulakita

August 8, 2020 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita ow’ebyobuvubi, Hellen Adoa avuddeyo nategeeza nti yasazeewo okukwata Kontulakita eyaweebwa okukola amaato ku mwalo gw’e Kagwara wamu n’omusirikale omu okuva mu Fisheries Protection Unit nga kigambibwa nti bano babadde basooka kuwa bagagga amaato so nga abawejjere abasooka okugasasulira mu June babaleka ebbali.