Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
Omubbi asaliddwako Omutwe.
September 7, 2015 · Mubiru Ali
Abatuuze bo ku kyalo Katuumu mu Disitulikiti ye Luweero bagudde ku mulambo gw’omusajja ateeberezebwa okuba omubbi nga gusaliddwako omutwe .
Omulambo guno gusangiddwa n’ebyuma bi kalimagezi (computer).
Abatuuze bateeberezza nti gulabika gwajjiddwa Kikyusa wabula nga abaamusse tevannategerekeka..