Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 240 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omubaka Zaake Poliisi emukwatidde e Kasese

October 1, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi akwatiddwa ne Bannakisinde kya People Power – Uganda abalala 11 okubadde; Saasi Marvin ne Bwambale Godfrey mu Disitulikiti y’e Kasese gyabadde agenze okubunyisa enjiri ya People Power Our Power.
Bano bagiddwa mu Bamboocha Gardens Resort mu Central Division mu Kasese municipality. Wabula oluvannyuma ateereddwa Poliisi nga taguddwako musango gwonna era nebamuwerekera okumufulumya Kasese.