Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Omubaka Zaake ayitiddwa ku CID e Kibuli
November 17, 2018 · Mubiru Ali
Omubaka Zaake Francis Butebi; Mpitiddwa ku kitebe kya Poliisi ekinoonyereza ku misango egy’enjawulo ekya CID e Kibuli okukola sitetimenti kubikwatagana n’ebyaliwo mu Arua, nga Munnayuganda agondera amateeka njakugenda ku kitebe kino ku lw’okusatu nga 21-11-2018 ku ssaawa ssatu ez’okumakya nga mperekerwako Bannamateeka bange wamu ne Babaka banange.