Omubaka Zaake ali ku Life support e Lubaga – Lukwago

Akulira oludda oluvuganya Gavumenti Betty Achan agamba nti embeera Omubaka Zaake gyalimu mbi nnyo era nga ali ku Life Support kuba yakubiddwa omutwe guzimbye nnyo nga kati aliira mu kapiira akateekeddwa mu nnyindo. Yewunyizza nnyo Ebitongole byebyokwerinda ebitaliimu kabuntu yadde okutuuka okukuba omuntu ku mutwe. Agamba nti omuntu akukuba omutwe abeera ayagala kukutta.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Kigudde Wilson Williams Kojja