Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 171 listening Simba FM Live

Omubaka Zaake addukidde mu Kkooti enkulu

August 26, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka wa Mityana Municipality Hon Zaake Francis Butebi olunaku olwaleero azzeeyo mu Kkooti Enkulu etuula ku Tweed Towers (Civil Division) okuwulira omusango gweyawawabira Gavumenti n’abasirikale ba Poliisi bagamba nti bamutulugunya mu April.
Omusango guli mu maaso g’omulamuzi Esther Nambayo.