Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 130 listening Simba FM Live

Omubaka yetondedde omusirikale gweyakuba ekikonde

October 31, 2022 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anita Among olunaku olwaleero atabaganyizza Omubaka Hon Alioni Odria n’omusirikale wa Uganda Police Force ASP Senge, ngono Omubaka gweyatuujja enguumi ku lunaku lwokulonda Ababaka ba EALA ku Palamenti.
Sipiika asabye Omubaka Odria okwewa ekitiibwa nga agoberera empisa ya Palamenti. Omubaka Odria yetondedde ASP Senge era namusonyiwa.