Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 604 listening Simba FM Live

Omubaka w’abakozi azzeemu okusula mu Palamenti

September 16, 2020 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Abakozi mu Palamenti Dr. Sam Lyomoki azeemu okusula mu Palamenti nga alaga obutali bumativu bwe eri Palamenti olw’okulwawo okuyisa ennongosereza mu bbago lya NSSF Uganda (National Social Security Fund) (Amendment) Bill 2019.
Dr. Sam agamba nti ebbago lino liruddewo nnyo kuba teriteekeddwako mulaka kuteesebwa.