Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 176 listening Simba FM Live

Omubaka wa Busia Municipality akwatiddwa

May 30, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Busia Municipality Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM, Godfrey Macho akwatiddwa enkya yaleero lwakunyomoola biragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ebyokwewala okusaasanya ekirwadde kya #COVID-19 wamu n’okukuma mu bantu omuliro.
Macho asangiddwa nga akunga abasuubuzi okugenda okuggulawo amadduuka n’emiddaala gyabwe mu katale k’e Busia ekikontana n’ebiragiro ebyateekebwawo Akakiiko ka Disitulikiti okulwanyisa ekirwadde kya #COVID19UG.
Bukedi Regional Police Commander (RPC) Julius Caesar Tusingwire agambye nti ono akuumirwa ku Tororo Central Police station.
Akatale k’e Bugiri kaggalwawo mu March oluvannyuma lw’okukizuula nti Abasuubuzi Bannakenya baali besolossa mu Katale kano.

mersin escort