Omubaka wa Buhweju agudde ku kabenje

Omubaka wa Buhweju Hon. Francis Mwijukye, yafunye akabenje olunaku lweggulo ku luguudo lw’e Masaka e Buwama mu motoka ye ekika kya Land Cruiser nnamba MP WAITU nga yabadde avugibwa Ddereeva we Barekye James 47, nga batomereganye n’emotoka ekika kya Suzuki nga myuufu nnamba UDX577E nga yabadde evugibwa omuntu atanategeerekeka ayalumiziddwa ennyo.
Batomedde abantu ababadde ku bigere okuli Nabukenya Florence 13, ne Lubyayi Tadeous 9, nga bonna batuuze b’e Mbizinnya mu Buwama T/Council mu Disitulikiti y’e Mpigi nebafiirawo.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon

39 0 instagram icon

2 0 instagram icon

5 0 instagram icon