Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Omubaka Tayebwa yetondedde omukozi wa UMEME
August 29, 2020 · Mubiru Ali
Omukozi wa Umeme Limited Bukenya Bonny eyalabikidde mu katambi ng’omubaka Tayebwa n’abakozi be bamuyisaako ow’e Mbuya kyaddaaki batuuse ku nzikiriziganya omusango bagumalire ebweru w’amateeka. Omubaka Tayebwa amwetondedde nakiriza nti yakoze nsobi.