Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Omubaka Tayebwa ali mu buzibu lwakukuba mukozi wa UMEME

Omwogezi w’Ekitongole kya masanyalaze mu Ggwanga ekya Umeme Limited @Peter H Kaujju avuddeyo nategeeza nga bwebaguddewo omusango gw’okulumya omuntu omuntu ku Poliisi y’e Katwe ku Mubaka Tayebwa Thomas Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Ruhinda North mu Disitulikiti y’e Mitooma eyalabikidde mu katambi nga batulugunya omukozi w’ekitongole kino eyabadde agenze okuggyako amasanyalaze.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort