Omubaka akiikirira Makindye West mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Allan Ssewanyana aweereddwa Poliisi bond olunaku olwaleero okuva ku Poliisi e Naggalama gyabadde akuumirwa okumala enaku 2. Ono yakwatibwa bweyali agenze okuggalawo eddwaliro ly’e Kiruddu ye lyagamba nti liri mu mbeera mbi era nga limazeeko abantu emirembe olw’ekivundu ekirivaamu.
omubaka ssewanyana aweereddwa police bond

