OMUBAKA SSEWANYANA AWAMBIDDWA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnamateeka Erias Lukwago avuddeyo nategeeza ng’omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Allan Ssewanyana bwawambiddwa ku mudumu gw’emmundu ku mulyango gw’ekkomera e Kigo bwabadde yakateebwa.
Agamba nti ono atwaliddwa mu motoka ekika kya Drone era tebamanyi gyebamututte.
Munnamateeka Lukwago agamba nti kuno kuba kuyisa lugaayu mu kiragiro kya Kkooti Enkulu.
Share.

Leave A Reply