Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 284 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

OMUBAKA SSENYONYI AGABIDDE BAKIIKIRIRA EMMERE

July 12, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka wa Nakawa West Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Joel Ssenyonyi; “Okuva bwekiri nti ssente za Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja zifuuse gannya, tulina okwebereramu. Olwalweero ngabye ttani 3 ezakawunga wamu ne ttani 2 ezebijanjalo mu bitundu bya Nakawa West okuyamba abantu baffe abetaavu. Mbakubiriza ffenna geytuli okukola kyetusobola okuyamba abetaavu bulyomu agumye munne.”