Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 642 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Omubaka Ssennyonga alabudde abakuba amayinja e Mukono

June 22, 2017 · Mubiru Ali

Omubaka mu Palamenti owa Mukono eyomu maserengeta Johnson Muyanja Ssenyonga alabudde abakuba amayinja mu kitundu kino okufuba okulaba nga bafaayo nnyo eri obulamu bw’abantu.

Okulabula kuno kujjiddde mu kiseera nga waliwo essomero eryakoseddwa mu kukuba amayinja mu kiro ekikeesezza olwaleero era nga essomero lino liyitibwa Amazing  Grace erisangibwa e Nakisunga, ejjinja lyabaluse nerigwa mu kizimbe ky’abaana wabula nga abaana baasimattuse okufuna obuzibu .