Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 276 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omubaka Ssemujju akwatiddwa

December 13, 2020 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Kira Municipality era Munnakibiina kya

Forum for Democratic Change – FDC Ibrahim Nganda Ssemujju olunaku olwaleero akwatiddwa Uganda Police Force bwabadde anoonya akalulu e Buwaate ne Kungu.
Poliisi emututte ku Kira Division Headquaters gyakuumirwa kati nga avunaanibwa okukuba enkungaana nga tafoberedde biragiro byateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19. Ono yalina okulabikako ku Poliisi abitebye nga 9-November-2020 wabula teyalabikayo.