Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 269 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omubaka Ssegiriinya aduukiridde Abayisiraamu

June 27, 2023 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kawempe North, Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Muhammad Ssegiriinya atandise okudduukirira abantu mu kitundu ky’akiikirira abatalina busobozi n’ebintu by’okukozesa ku Eid. Ono enteekateeka eno yagitandise ggulo nga agenda kugitambuza mu buli muluka okutuuka ku Lwokubiri, mu by’agaba mulimu emmere n’ebisolo eby’okusala awamu n’ebintu ebirala.