Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Omubaka Sitenda asimatuse okugajambulwa abatuuze
April 10, 2020 · Mubiru Ali
Eyaliko Omubaka akiikirira Kyadondo East Sitenda Ssebalu ne Mukyalawe Eva Nalukenge bawonedde watono okugajambulwa abatuuze ku kyalo Nangabo ababadde bataamye obugo oluvannyuma lwa Ssebalu okuleeta abavubuka ku ttaka erikyaliko enkaayana n’omutuuze omulala nga n’ensonga zikyali mu Kkooti.