Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 115 listening Simba FM Live

Omubaka Paul Nsubuga aduukiridde ab’e Masuulita

August 21, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka wa Bisiro North era Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Nsubuga Paul Busiro North aduukiridde abatuuze be Masuulita mu maka 5 enkuba beyasuulidde ennyumba zaabwe saako n’okwonoona emmere yaabwe. Ono yabawadde emmere saako ne ssente enkalu okuzimba ennyumba ezagudde.