Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 306 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon.

June 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon. Shamim Malende akyalidde ku Nantume Allen mukyala wa Yasin Machette wamu ne Mutabani waabwe Abdu Galiwango nga kati mulwadde. Akukulumidde Gavument okukuumira Machette mu busibe okumala emyaka 7 olwebyobufuzi.
Amuwaddeyo obuyambi obwensimbi enkalu okusasulira ebisale by’Eddwaliro namuwaayo nebikozesebwa.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News