Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,402 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Omubaka Omukyala akiikirira Disitulikiti ye Mityana era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zebyettaka, amayumba nenkulaakulana yebibuga Judith

September 15, 2026 · Radio Simba

🎵 Omubaka Omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Mityana era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyettaka, amayumba n’enkulaakulana y’ebibuga Judith Nabakooba Nalule avuddeyo nakubiriza Bassentebe b’ebyalo abakalondebwa okulondoola abantu abafuna edda ssente za Gavumenti ezokwekulaakulanya nga zaali zakkuzzaayo okulaba nti basasula amabanja agababangibwa ensimbi ezo zisobole okuweebwa abantu abalala. Ono bwabadde alondoola emirimu gya Gavumenti mu Mityana North akizudde nti mu nkola ya Youth Livelihood Fund (YLP) Programme abavubuka balemererwa okusasula ssente ezabaweebwa kati emyaka 13 egiyise. Ayongeddeko nti ebibiina 3 byokka kwebyo ebyemyooga 17 ebyaweebwa ssente obukadde 30 byebyasobodde okwongerwa obukadde 20. Ono agamba nti ekyenaku waliwo ebibiina ebyakazzaayo emitwalo 4 okuva 2020/21.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News