Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 364 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omubaka Okupa yakwatiddwa Poliisi

February 23, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Kasilo County Elijah Okupa yakwatiddwa olunaku lweggulo abebyokwerinda oluvannyuma lwokusangibwa ngasomesa ba Polling agent ba Emmanuel Omoding omu ku besimbyeewo ku okujjuza ekifo ky’Omubaka wa Serere County.
Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Amuria Susan Amero agamba nti omubaka yakwatiddwa mu ttuntu olunaku lweggulo okuva mu Town Council y’e Ocaapa nga abamukutte babadde baduumirwa Serere DPC, Brighton Ahimbiza Mukama.