Omubaka Nsanja yeyimiridde Ssegiriinya

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnamateeka Shamim Malende avuddeyo nategeeza nti bali ku Kkooti ya ICD okulaba nti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates ayimbulwa era nga omu kubamweyimirira MP Zaake Francis Butebi asikiziddwa Hon Nsanja Patrick Omubaka wa Ntenjeru North.
Batanddeyo nekiwandiiko ekisaba Kkooti Enkulu mu Kampala okuwaliriza ebitongole byebyokwerinda okuleeta Omubaka Allan Ssewanyana mu Kkooti.
Share.

Leave A Reply