Omubaka Nambooze asimatuse okuttibwe

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP owa Mukono Municipality Hon. Nambooze Betty Bakireke alumbiddwa omutamanyangamba atuuse mu kisenge kye ku ssaawa kumi nabbiri zokumakya namutiisatiisa okumutta.
Okusinziira ku muyambi we agamba nti Bba w’Omubaka abadde asaba azze luvunnyuma nalwanagana n’omusajja ono nebayiringita ku maddaala namwesimatulako nadduka nalinnya booda booda ebadde emulinze wabweru nabulawo. https://youtu.be/bc3JSFF6Tag
Share.

Leave A Reply