Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Omubaka Nabakooba atongozza okugaba eggaali za NRM
September 7, 2020 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Abakyala aba Disitulikiti y’e Mityana Judith Nabakooba yatongozza okugabira ba Ssentebe ba National Resistance Movement – NRM aba LC1 eggaali maanyi gakifuba nga zino zakuyambako mukukola emirimu gy’ekibiina wamu n’okunoonyeza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni akalulu.