Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live

Omubaka Mwijukye asimatuse akabenje e Mbarara

May 24, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Buhweju mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga era nga Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Mwijukye Francis asimatuse akabenje olunaku lwaleero mu kibuga ky’e Mbarara okuliraana Agip Motel emotoka ekika kya Toyota Wish ebadde ewenyuuka obuweewo bwetomedde emotoka ye ekika kya Toyota Land Cruiser.
Mpaawo muntu afudde.