Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 387 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Omubaka Magyezi atidde kuvuganyizibwa – Hon. Ondonga Otto

June 30, 2020 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Aruu County mu Disitulikiti y’e Pader Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Odonga Otto agamba nti Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Igara County West Rapheal Magyezi atidde okuvuganyizibwa mu kalulu ka 2021 okuva mu bantu abaagala okumwesimbako nga Omubaka Mbwatekamwa asazeewo okutondawo County empya eyiye alemwe kuvuganyizibwa.