Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 114 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Omubaka Lwanga atenderezza Gen. Muhoozi

July 11, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka wa Munisipaali wa Njeru, Hon. Jimmy Lwanga avuddeyo nakakasa nti akkiririza mu ngeri Gen Muhoozi Kainerugaba gyakwatamu ebintu bye naddala eby’obufuzi nti era ye mwetegefu okumuwagira singa avaayo neyeesimbawo ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga.
Olunaku lw’eggulo Omubaka Lwanga yalaze nti Muhoozi gweyasisinkye muntu mulala nnyo agwaana entebe y’obwa Pulezidenti.
Lwanga yagira ku tiketi ya National Unity Platform.