Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Β· 46 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Omubaka Kyinyamatama ayagala enaku enkulu zikyuusibwe

February 21, 2020 · Mubiru Ali

Olukiiko olukulu olw’eggwanga olunako lw’eggulo lwagobye ekiteeso ekyabadde kireeteddwa Omubaka omukyala owa Rakia Ssuubi Kyinyamatama Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM nga ayagala bakole enongosereza mu Tteeka ly’enaku enkulu mu ggwanga kyeyayise β€œThe Public Holidays (Amendment) Bill, 2020″.Ono yabadde ayagala enaku zonna ez’okuwummula ezituukira mu naku z’eggandaalo (Weekend) zikyuusibwe zizibwe ku naku z’okukola zireme kutaataganya kuwummula kw’abantu ku wiikendi.