Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,125 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omubaka Kyagulanyi atadde Prime Minisiter ku ninga ku kutta abantu

August 9, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yavuddeyo mu lukiiko olukulu olw’eggwanga olunaku lw’eggulo nateeka Ssaabaminisita wa Yuganda Ruhakana Rugunda aveeyo annyonyole ku kiwamba bantu n’ekitta bantu ebibuutikidde eggwanga ensangi zino nga n’ebimu bikolebwa misana ttuku nga ne kkamera enkettabikolwa zibikwata naye newatabaawo kikolebwa.