Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 260 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omubaka Kiyaga alemeddwa okukolera abantu be abayimbira buyimbizi – Hon. Amelia Kyambadde

February 16, 2024 · Mubiru Ali

Eyaliko Minisita w’ebyosuubuzi era omubaka wa Mawokota North Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hon. @Amelia Ann Kyambadde agamba nti eyamuddira mu bigere Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Hilary Kiyaga aka Dr Hilderman yali akyali muto mu byobufuzi kuba asuuliridde nnyo ekyokukiikirira abantu be nga essira alitadde nnyo ku kisaawe kyokuyimba ne katemba byasinga okuteesaako mu Palamenti. Ono agamba nti ne ku mikolo gyeyandibuulidde abantu nti abakoledde kino asinga kubayimbira. Nabwekityo ono alangiridde nga bwakomawo okuvuganya mu 2026.
Ameria agamba nti n’ebigambo Omubaka byakozesa mu bantu bibatiisa abalonzi nti bbo baali bamanyidde bya muntu ajja nabayita “abantu bange abalungi” so ssi kukozesa lulimi lw’abavubuka.