Latest News
0

Omubaka eyaleeta ekiteeso ekingoba musiru – Maj. Gen. Kyaligonza

Omubaka wa Yuganda e Burundi Maj. Gen. Matayo Kyaligonza; “Abo bebanonda? Abo basiru, temusobola kunenya muntu gwemutanawuliriza. Mwe nga mwabuukira ku ntebe, nemumenya emizindaalo gya Palamenti, ani yali abayise okubanenya? N’olyoka owulira oyo Omukyala eyaleeta ekiteeso nti banzigyemu obwesige, mbu era omusajja akuba omukazi yandiba nga n’obusajja bwe butono.”

More Similar Posts

Check Featured Posts
Menu