Omubaka we Erute North mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga agudde ku kabenje

Omubaka akiikirira Erute North mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Charles Angiro Gutumoi enkya ya leero ku ssaawa kkumi ez’okumkya luguudo oluva e Gulu okudda e Kampala.

Angiro eyabadde yevuga yabadde adda Kampala mu Toyota Noah UAV 089G natomeregana ne Fuso nnamba UAJ 730U ku lutindo lwe Karuma. Yadusiddwa mu ddwaliiro lye Kiryandongo okufuna obujanjabi obusookerwako.

Abasawo bagamba nti yamenyese okugulu okwa kwa ddyo wamu n’okuvaamu omusaayi omungi. Aweerezeddwa mu ddwaliiro e Mulago okufuna obujanjabi obusingawo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Bamusobezzaako kirindi nebamutta – Mityana