Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 184 listening Simba FM Live
News

Omubaka Basalirwa akata beggwe mu malaka ne Ssekikubo

June 6, 2024 · Mubiru Ali
Wabaddewo okusika omuguwa wakati wa Babaka abaakulemberamu enteekateeka eyokuggya obwesige mu ba Kkaminsona ba Palamenti 4 ngomubaka wa Munisipaali ye Bugiri Asuman Basalirwa ayagala kumanya amateeka bano kwebeesigama okutwala enteekateeka eno mu maaso.
Ono asekeredde kawefube ono nga bwatalina gyalaga olwokubuuka emitendera kwebesigamye ngate ne nsimbi zebavunaana ziri mu mateeka.