Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 596 listening Simba FM Live

Omubaka Asio akiikidde Electoral Commission ensingo

September 15, 2020 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Abakyala b’e Soroti Angelline Asio Osegge aka Angelina Osege eyayabulira ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC avuddeyo nategeeza nga Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda bwekateekateeka okusuula Ababaka abakyala abafumbo abeyongerako amannya gaabaami baabwe ku mannya gaabwe nga tegali ku biwandiiko byabuyigireze bwabwe. Ono agamba nti balinga abaagala bano bawukane n’abaami baabwe.
Ye Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga agamba nti kuno kuba bakyala.