Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,066 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Omubaka Allan Ssewanyana akwatiddwa

June 29, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Makindye East Allan ssewanyana akwatiddwa Uganda Police Force e Kyengeza, mu Katale k’e Munyonyo mu Makindye Division.
Kigambibwa nti ono abadde akuma omuliro mu bantu okulemesa ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda wamu ne Enviromental Police okumenya ebizimbe by’abantu abesenza mu lutobazi.