Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 254 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

omubaka ali mu mbeera mbi

December 25, 2018 · Mubiru Ali

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change [FDC] era nga yamyuuka Omukulembeze wakyo mu mambuka ga Yuganda, Okumu Ronald Reagan era nga yakiikirira Aswa County, ali mu mbeera mbi. Kigambibwa nti alina obulumi mu mugongo obw’amaanyi.
Akulira oludda oluvuganya Gavumenti Betty Aol Ocan agamba nti obulumi mu mugongo Okumu bwalina buva ku kabenje keyafuna emyaka 10 egiyise.