omubaka akwatiddwa ku bigambibwa nti yafera munne obukadde 110

Omubaka wa Kitagwenda County mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Abas Mugisha Agaba atemeza mabega wamitayimbwa mu kadduukulu ka Kkooti ya Buganda Road nga alindirira okugasimbagana n’omulamuzi ku misango mukaaga egimuvunaanibwa oluvannyuma lw’okuggya ssente obukadde 110 ku Munnakibiina kya NRM George Patrick Kasajja nga ono yali yesimbyeewo mu Bulamogi Northwest nga amusuubizza nti yali wakukola nga Munnamateeka we kyatatuukirizza.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
poliisi e kenya ekutte abawala bannayuganda 11