Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 196 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti

October 11, 2026 · Radio Simba

🗳️ Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti okuvaayo mubwangu n’enteekateeka yokukomya amazzi okwanjaala buli enkuba bwettonnya Lubigi nabooga.
Ayagala abakulembeze ba Disitirikiti bakolere wamu ne Minisitule y’Obutonde bwensi n’amazzi okulaba nti ebizimbe ebizimbiddwa mu Lubigi mu bumenyi bwamateeka bimenyebwa.
Ono ayagala Gavumenti ennyonnyole ku ssente ezafulumizibwa mu 2007 nga zaali zakugaziya myala mu Kampala.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug