Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 252 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Omubaka akiikirira Mbale Industrial Division mu Palamenti Karim Masaba agamba nti abantu bonna abasinga bawakanyizza ebbago lya The Protection of

May 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Omubaka akiikirira Mbale Industrial Division mu Palamenti Karim Masaba agamba nti abantu bonna abasinga bawakanyizza ebbago lya The Protection of Sovereignty Bill, 2026 kuba ebinalivaamu nga liyisiddwa byandinyigiriza bangi okusinga bebagenderera.
Masaba alabudde nti ebbago lino lyandirabika nga erigenderera okunyigiriza omuntu omu oba ekibinja ekimu naye ebinalivaamu byakukosa ebyenfuna by’Eggwanga lyonna okutwaliza awamu. Agamba nti lyandiremesa obuyambi okuva ebweru nga kyadiviirako ebyobulamu, ebyenjigiriza wamu n’obujanjabi okukonziba.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug