Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 355 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Omubaka akiikirira Lwemiyaga County mu Palamenti Theodore Ssekikubo…

January 5, 2026 · Radio Simba

Omubaka akiikirira Lwemiyaga County mu Palamenti Theodore Ssekikubo avuddeyo nalumiriza Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda okwekobaana n’essiga eddamuzi okulwisaawo okugonjoola okwemulugunya kwe kweyatwalayo ngawakanya empapula zobuyigirize ezagwavuganya naye nga yakwatidde bendera ekibiina ki National Resistance Movement – NRM Brig Gen (Rtd) Emmanuel Rwashande.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#UgandaDecides
#ProtectingTheGains