Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 481 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Omubaka akiikirira Bukono County Persis Namuganza Sirina buzibu…

March 7, 2026 · Radio Simba

Omubaka akiikirira Bukono County Persis Namuganza: “Sirina buzibu na Kibiina ki National Resistance Movement – NRM, naye ng’omuntu ayagala okukyuusa ekifaananyi kya Palamenti, siyinza kukkiriziganya na bintu ebimu nga ekya NRM okuwanda eddusu ku Anita Among nga Sipiika wa Palamenti addako kubanga tagwanidde era y’ensonga lwaki ngenda kumwesimbako.”
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News