🎵 Omubaka akiikirira Abakadde mu Palamneti ow’Ebuvanjuba Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM Ofwono Opondo: “Tteeka ppya erya NRM okusendasenda omuntu okugenda ku Poliisi oluvannyuma Military nemukwata.” Okwogera bino yabadde yebuuza ku nsonga y’omulwanirize w’eddembe Praise Aloikin Opoloje agamba nti abantu abagamba nti bava ku CMI bamutwala nebamukubira mu motoka.
Opondo yasabye Palamenti ewalirize Minisita w’Ebyokwerinda, Attorney General ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga okuvaayo bannyonyole Eggwanga.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

